Nyamba


(Verse 1)

Okusooka, kankugambe nkwagala
Ekyokubili neneny e'ebibibyange bye nkozze
Webele, okuntunsa wanno wentuse
Kibadde kisa, nakusasira kwo bino byompa
Obuyambi bwange nze, buva jooli yesu, bwotayamba tewali ayamba bobuwe
Omutima gwange no'mwoyo, gwe gwebitunulidde
Nsitul' amaaso gange, obuyambi bwange buvawa
(Chorus)

Nyamba kitange bela nange mubuli mbeela
Tondekka ngawo omutima gwangenge gulaga jolaga
Nyamba kitange nkole'byo bye wagamba
Nymba nyo'kusinga, Enkomelelo yange'ebele nungi
(Verse 2)

Mu bukowu, nziza bujja mumanyi
Nga silaba, nzibula ndabbe ekubo lyenkwata
Mukizinkiza, bela eetabaaza
Mumbuyaga, nekweke mugwe olwazi
Slina kyendi nze, silina kulwange,
Ninda kuva jooli gw'anfula kyendibba
Omutima gwange no'mwoyo, gwe gwebitunulidde,
Nsitul' amaaso gange,
Obuyambi bwange buvawa leero
(Chorus)

Nyamba kitange bela nange mubuli mbeela
Tondekka ngawo omutima gwangenge gulaga jolaga
Nyamba kitange nkole'byo bye wagamba
Nymba nyo'kusinga, Enkomelelo yange'ebele nungi
(Bridge)

Oow ooo
Nkunonye mu mwoyo nemumazima,
Ebinumba byo nambi kukwasiza
Wadde nga ndi muntu buntu, kankole ekyo'buntu,
Nganawe bwotyo- nyamba
Obuyambi bwange nze, buva jooli taata bwotayamba tewali ayamba bobuwe
Omutima gwange no'mwoyo gwe gwebitunulidde,
Nsitul' amaaso gange,
Obuyambi bwange buvawa leero







Captcha